OMUNAALA GW'OMUKUUMI Ddesemba 2015 | Kisoboka Okutegeera Bayibuli?
Wali weebuuzizzaako nti, ‘Lwaki Bayibuli nzibu okutegeera?’
OMUTWE OGULI KUNGULU
Lwaki Kikulu Okutegeera Ebiri mu Bayibuli?
Bangi bassa ekitiibwa mu kitabo ekyo ekitukuvu naye tebamanyi ngeri kye kiyinza kubaganyulamu.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Kisoboka Okutegeera Bayibuli
Ebintu bina ebitukakasa nti buli muntu asobola okutegeera Bayibuli.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Ebinaakuyamba Okutegeera Bayibuli
Bwe kiba nti Bayibuli yawandiikibwa nga tusobola okugitegeera, lwaki kyetaagisa obuyambi okugitegeera?
Obunnanfuusi Bulikoma?
Lwak obunnanfuusi bungi mu by’obufuzi, mu madiini ne by’obusuubuzi?
Obadde Okimanyi?
Ddala Abayudaaya abaali mu Yerusaalemi ku Pentekooti baali bavudde “mu mawanga gonna agali wansi w’eggulu?
Omutume Peetero Ye Paapa Eyasooka?
Yesu yali ategeeza ki bwe yagamba nti: “Ggwe Peetero, nange ndizimba ekkanisa yange ku lwazi luno”?
ABASOMI BAFFE BABUUZA
Obulombolombo Obukolebwa ku Ssekukkulu Bwasibuka Wa?
Wadde ng’obulombolombo obukolebwa ku Ssekukkulu bwasibuka mu bakaafiiri, ekyo kyandiremesezza omuntu okubwenyigiramu?
Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
Lwaki Katonda ayagala abo abaagala amazima?
Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa
Bayibuli Ekwatagana ne Ssaayansi?
Waliwo ebintu Bayibuli by’eyogera nga tebikwatagana na ssaayansi?