Bipya Ki Ebiri ku JW.ORG
ENNYIMBA ENDALA
Otuwa Byonna Bye Twetaaga
Okuba nti Yakuwa mugabi, kireetedde kitya mwannyinaffe okwoleka omwoyo omugabi?
Tracts and Invitations
2026 Convention Invitation
ENNYIMBA ENDALA
Balina Essanyu Abalaba (Oluyimba lw’Olukuŋŋaana Olunene Olwa 2026)
Yesu bye yayigiriza bituleetera essanyu ku mutima, bituyamba obuteeraliikirira nnyo, era bituwa essuubi.
ENNYIMBA ENDALA
Nja kulindirira Yakuwa
Ebirowoozo byo tobimalira ku kya kuba nti osibiddwa mu kkomera, wabula bisse ku bintu ebirungi Yakuwa by’agenda okukukolera era ebinyweza okukkiriza. Bw’okola bw’otyo, oba okiraga nti olindirira Yakuwa.
OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA
Ekimu ku Ebyo Ebyogerwako mu Bayibuli—Obutimba Obwakozesebwanga Okuvuba mu Biseera eby’Edda
Soma ku ebyo ebikwata ku butimba obwakozesebwanga mu biseera eby’edda.
OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA
Ebibuuzo Ebiva mu Basomi—Jjuuni 2026
Nga bwe kiragibwa mu Abaggalatiya 4:24, ndagaano ki ebbiri omutume Pawulo ze yali ayogerako?
OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA
Gustavo Joseph: Mpeerezza Yakuwa Okumala Emyaka Nga 70 mu Cuba
Gustavo Joseph annyonnyola obulamu bwe n’obwa mukyala we bwe bwali nga baweereza ng’abalabirizi, nga bakuza abaana, era nga baweereza ku Beseri.
OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA
Jjuuni 2026
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Agusito 10–Ssebutemba 6, 2026.

