OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Ssebutemba 2024
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Noovemba 11–Ddesemba 8, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 37
Ebbaluwa Etuyamba Okugumiikiriza n’Obwesigwa Okutuuka ku Nkomerero
Kya kusomebwa okuva nga Noovemba 18-24, 2024.
EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA
Nfunye Emikisa Mingi mu Kuweereza Yakuwa
André Ramseyer amaze emyaka 70 mu buweereza obw’ekiseera kyonna era abadde n’obuvunaanyizibwa obutali bumu mu kibiina kya Yakuwa. Kusoomooza ki kwe yayolekagana nakwo, era asobodde atya okukulembeza okukola Yakuwa by’ayagala mu bulamu bwe?
Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
Yesu bwe yatandikawo eky’Ekiro kya Mukama Waffe, abayigirizwa 70 be yali yasindika okubuulira baali ludda wa? Baali baalekera awo okumugoberera
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 39
Funa Essanyu Erisingawo Eriva mu Kugaba
Kya kusomebwa okuva nga Ddesemba 2-8, 2024.
Weesomese ng’Olina Ekigendererwa eky’Okubaako Ebipya by’Oyiga
Tuyinza tutya okutegeera obulungi ebyo Yakuwa by’atuyigiriza bwe tuba twesomesa?