OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Noovemba 2019

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Ddesemba 30, 2019–Febwali 2, 2020.

Kola Emikwano Eminywevu ng’Enkomerero Tennajja

Mikwano gya Yeremiya gyamuyamba mu kiseera nga Yerusaalemi kinaatera okuzikirizibwa, era ekyo kirina kye kituyigiriza.

Engeri Omwoyo Omutukuvu Gye Gutuyambamu

Omwoyo gwa Katonda gusobola okutuyamba okugumiikiriza. Naye okusobola okuganyulwa mu bujjuvu mu mwoyo ogwo waliwo ebintu bina bye tulina okukola.

Olabirira Bulungi ‘Engabo Yo Ennene ey’Okukkiriza’?

Okukkiriza kwaffe kulinga engabo etukuuma. Biki bye tuyinza okukola okukakasa nti engabo yaffe ey’okukkiriza eri mu mbeera nnungi?

Ebimu ku Ebyo Bye Tuyiga mu Kitabo ky’Eby’Abaleevi

Ekitabo ky’Eby’Abaleevi kirimu amateeka Yakuwa ge yawa Abayisirayiri ab’edda. Abakristaayo tetuli wansi w’amateeka ago, naye tusobola okugaganyulwamu.

‘Maliriza Ekyo Kye Watandika Okukola’

Ne bwe tusalawo obulungi, oluusi kiyinza okutuzibuwalira okukolera ku ebyo bye tuba tusazeewo. Laba amagezi agasobola okukuyamba okutuukiriza by’oba osazeewo.

Obadde Okimanyi?

Abawanika baalinanga buvunaanyizibwa ki mu biseera by’edda?