OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 4 2017 | Bayibuli Eyogera Ki ku Bulamu n’Okufa?
OLOWOOZA OTYA?
Katonda yakiteekateeka nti abantu bafe? Bayibuli egamba nti: “[Katonda] alisangula buli zziga mu maaso gaabwe era okufa tekulibaawo nate.”—Okubikkulirwa 21:4.
Akatabo kano kannyonnyola ekyo Bayibuli ky’eyogera ku bulamu n’okufa.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Ekintu Bangi kye Beebuuza
Okuva bwe kiri nti abantu balina endowooza za njawulo ku kituuka ku muntu ngʼafudde, wa waliwo we tusobola okuggya ekituufu ku nsonga eyo?
OMUTWE OGULI KUNGULU
Bayibuli ky’Eyogera ku Bulamu n’Okufa
Waliwo ekiwonawo ng’omuntu afudde? Tulina omwoyo ogutafa? Abafu bali ludda wa?
Okulabirira Omuntu Alina Obulwadde Obutaawone
Kiki ekisobola okubayamba okulabirira era nʼokubudaabuda omulwadde ataawone? Abo abalabirira omulwadde oyo basobola batya okugumira embeera eyo?
Elias Hutter ne Bayibuli ez’Olwebbulaniya Ze Yavvuunula
Elias Hutter, omwekkenneenya eyaliwo mu kyasa ekya 16, yafulumya Bayibuli bbiri ez’Olwebbulaniya. Lwaki Bayibuli ezo ebbiri zaali za mugaso nnyo.
Kye Tuyigira ku Nnukuta y’Olwebbulaniya Esinga Obutono
Yesu yali ategeeza ki bwe yayogera ku nnukuta esingayo obutono mu walifu y’Olwebbulaniya?
Ensi Erabika Obulungi—Kirooto Bulooto?
Okumala ebyasa bingi, abantu babadde baagala nnyo okubeera mu bifo ebiraka obulungi. Ddala ekisuubo kya Katonda eky’okufuula ensi yonna ekifo ekirabika obulungi kirituukirira?
Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
Buli muntu afuna ebimweraliikiriza. Waliwo ekisobola okutuyamba obuteeraliikirira nnyo?
Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa
Lwaki Abantu Bafa?
Eky’okuddamu Bayibuli ky’ewa mu kibuuzo kino kibudaabuda era kiwa essuubi.