Ssebutemba 9-15
ZABBULI 82-84
Oluyimba 80 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Siima Enkizo z’Olina
(Ddak. 10)
Tusiima obuweereza bwaffe (Zb 84:1-3; wp16.6 lup. 8 ¶2-3)
Sanyuka olw’ebyo by’osobola okukola mu kifo ky’okussa ebirowoozo ku ebyo by’otasobola kukola (Zb 84:10; w08 7/15 lup. 30 ¶3-4)
Yakuwa mulungi eri abo bonna abamuweereza n’obwesigwa (Zb 84:11; w20.01 lup. 17 ¶12)
Buli nkizo gye tufuna mu kibiina kya Yakuwa ebaamu emikisa n’ebisoomooza. Ebirowoozo bw’obissa ku mikisa gy’ofuna, oba musanyufu ng’otuukiriza obuvunaanyizibwa bwonna obuba bukuweereddwa.
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak.10)
Zb 82:3—Lwaki kikulu okufaayo ku abo “abatalina bakitaabwe” abali mu kibiina? (it-1-E lup. 816)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 82:1–83:18 (th essomo 2)
4. Lumirirwa Abalala—Ekyo Yesu Kye Yakola
(Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe VIDIYO, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo lmd essomo 9 akatundu 1-2.
5. Lumirirwa Abalala—Koppa Yesu
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 9 akatundu 3-5 ne “Laba ne.”
Oluyimba 57
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
7. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 15 ¶8-12, akasanduuko ku lup. 134