Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ssebutemba 18-24

DANYERI 1-3

Ssebutemba 18-24
  • Oluyimba 131 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Okuba Omwesigwa eri Yakuwa Kivaamu Ebirungi”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Dan 1:5, 8​—Lwaki Danyeri ne banne abasatu baakitwala nti okulya ku mmere ya kabaka kyandibafudde abatali balongoofu? (it-2-E 382)

    • Dan 2:44​—Lwaki Obwakabaka bwa Katonda bujja kuzikiriza gavumenti z’abantu? (w12 6/15 17, akasanduuko; w01 11/1 5 ¶2)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Dan 2:31-43

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Is 40:22​—Yigiriza Amazima—​Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 15:4​—Yigiriza Amazima—​Muwe kaadi eragirira abantu ku jw.org.

  • Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w17.02 29-30​—Omutwe: Yakuwa Amanya nga Bukyali Ebigezo Bye Tusobola Okugumira n’Alyoka Asalawo Bigezo Ki Bye Tunaayolekagana Nabyo?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO