Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye Tuyinza Okwogerako

●○○ OMULUNDI OGUSOOKA

Ekibuuzo: Tumanya tutya nti Katonda si y’atuleetera okubonaabona?

Ekyawandiikibwa: Yak 1:13

Eky’okulekawo: Lwaki waliwo okubonaabona?

○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA

Ekibuuzo: Lwaki waliwo okubonaabona?

Ekyawandiikibwa: 1Yo 5:19

Eky’okulekawo: Katonda awulira atya bw’alaba nga tubonaabona?

○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI

Ekibuuzo: Katonda awulira atya bw’alaba nga tubonaabona?

Ekyawandiikibwa: Is 63:9

Eky’okulekawo: Kiki Katonda ky’ajja okukola okuggyawo okubonaabona?