Noovemba 27–Ddesemba 3
YOBU 20-21
Oluyimba 38 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Tekitwetaagisa Kuba Bagagga Okusobola Okuba Abatuukirivu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Yob 20:2—Abakadde bayinza batya okuyamba abo abalina ebibeeraliikiriza? (w95-E 1/1 lup. 9 ¶19)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 20:1-22 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akatabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. (th essomo 6)
Okwogera: (Ddak. 5) g-E 5/09 lup. 12-13—Omutwe: Katonda Ayagala Ogaggawale? (th essomo 17)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Beera ‘Mumativu n’Ebintu by’Olina’”: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) bt sul. 2 ¶16-23
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 103 n’Okusaba