EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Engeri Yobu Gye Yasigala nga Muyonjo mu Mpisa
Yobu yakola endagaano n’amaaso ge (Yob 31:1; w10 4/15 lup. 21 ¶8)
Yobu yalowoozanga ku ebyo ebyandivuddemu singa akola ekintu ekibi (Yob 31:2, 3; w08-E 9/1 lup. 11 ¶4)
Yobu yali akimanyi nti Yakuwa yali alaba engeri gye yeeyisaamu (Yob 31:4; w10 11/15 lup. 5-6 ¶15-16)
Okuba abayonjo mu mpisa tekikoma ku kwewala kukola oba kwogera bintu bibi, wabula kizingiramu n’okwewala okulowooza ku bintu ebibi.—Mat 5:28.