BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Bye Tuyinza Okwogerako
OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Wa we tuyinza okuggya amagezi agasobola okutuyamba mu bulamu obwa bulijjo?
Ekyawandiikibwa: 2Ti 3:16, 17
Eky’okulekawo: Lwaki wandyesize Bayibuli?
EKYAWANDIIKIBWA EKYO KISANGE MU KATABO KANO:
OKUDDIŊŊANA
Ekibuuzo: Lwaki wandyesize Bayibuli?
Ekyawandiikibwa: Yob 26:7
Eky’okulekawo: Ebimu ku bibuuzo Bayibuli by’eddamu bye biruwa?
EKYAWANDIIKIBWA EKYO KISANGE MU KATABO KANO: