Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Ab’Ennyumba ya Akabu Bonna Bajja Kusaanawo”​—2Ki 9:8

“Ab’Ennyumba ya Akabu Bonna Bajja Kusaanawo”​—2Ki 9:8

OBWAKABAKA BWA YUDA

Yekosafaati afuga nga kabaka

c. 911 E.E.T.: Yekolaamu (mutabani wa Yekosafaati era bba wa Asaliya, muwala wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka w’obwakabaka bwa Yuda ne Isirayiri

c. 906 E.E.T.: Akaziya (muzzukulu wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka

c. 905 E.E.T.: Asaliya atta batabani ba kabaka bonna era afuga Yuda. Muzzukulu we Yekowaasi yekka, Yekoyaada Kabona Asinga Obukulu gw’awonyaawo era n’amukweka.​—2Sk 11:1-3

898 E.E.T.: Yekowaasi afuuka kabaka. Yekoyaada Kabona Asinga Obukulu atta Nnaabakyala Asaliya.​—2Sk 11:4-16

OBWAKABAKA BWA ISIRAYIRI

c. 920 E.E.T.: Akaziya (mutabani wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka

c. 917 E.E.T.: Yekolaamu (mutabani wa Akabu ne Yezebeeri) afuuka kabaka

c. 905 E.E.T.: Yeeku atta Yekolaamu kabaka wa Isirayiri ne baganda be, Yezebeeri maama wa Yekolaamu, ne Akaziya kabaka wa Yuda awamu ne baganda be.​—2Sk 9:14–10:17

c. 904 E.E.T.: Yeeku atandika okufuga nga kabaka