Maayi 13-19
ZABBULI 38-39
Oluyimba 125 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Okulekera Awo Okulumirizibwa Ennyo Omuntu ow’Omunda
(Ddak. 10)
Okulumirizibwa ennyo omuntu ow’omunda kifaananako okwetikka omugugu oguzitowa ennyo (Zb 38:3-8; w20.11 lup. 27 ¶12-13)
Mu kifo ky’okumalira ebirowoozo ku nsobi ze wakola mu biseera eby’emabega, beera mumalirivu okukola ebisanyusa Yakuwa (Zb 39:4, 5; w02-E 11/15 lup. 20 ¶1-2)
Saba Yakuwa wadde nga tekiba kyangu kumusaba ng’olumirizibwa omuntu ow’omunda (Zb 39:12; w21.10 lup. 15 ¶4)
Bw’oba ng’omuntu wo ow’omunda akulumiriza nnyo, kijjukire nti Yakuwa ‘asonyiyira ddala’ aboonoonyi abeenenya.—Is 55:7.
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Zb 39:1—Mbeera ki eziyinza okutwetaagisa ‘okusiba emimwa gyaffe?’ (w22.09 lup. 13 ¶16)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 38:1-22 (th essomo 2)
4. Yogera mu Ngeri ey’Amagezi—Ekyo Pawulo Kye Yakola
(Ddak. 7) Kukubaganya birowoozo. Mulabe VIDIYO, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo lmd essomo 5 akatundu 1-2.
5. Yogera mu Ngeri ey’Amagezi—Koppa Pawulo
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 5 akatundu 3-5 ne “Laba ne.”
Oluyimba 44
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak.15)
7. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 9 ¶17-24, akasanduuko ku lupapula 81