Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Bwe Tukuŋŋaana Awamu Tuganyulwa

Bwe Tukuŋŋaana Awamu Tuganyulwa

Keezeekiya yateekateeka Embaga ey’Okuyitako mu Yerusaalemi (2By 30:1; it-1-E lup. 1103 ¶2)

Abantu bangi bajja ku mbaga eyo wadde nga waaliwo okuziyizibwa (2By 30:10, 11, 13; it-1-E lup. 1103 ¶3)

Baasanyuka nnyo era bazzibwamu amaanyi ne beeyongera okuweereza Yakuwa (2By 30:25–31:1; it-1-E lup. 1103 ¶4-5)

WEEBUUZE, ‘Wadde nga njolekagana n’okusoomooza, ŋŋanyuddwa ntya mu kubaawo mu ­nkuŋŋaana ennene n’entono?’