Maayi 31–Jjuuni 6
EKYAMATEEKA 1-2
Oluyimba 125 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Omusango Mugusala ku lwa Katonda”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ma 1:1-18 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 16)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana, era oluvannyuma obe ng’amulaga vidiyo, Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? (th essomo 11)
Okwogera: (Ddak. 5) w13 8/15 lup. 11 ¶7—Omutwe: Weewale Okwogera oba Okuwuliriza Ebigambo Ebimalamu Amaanyi. (th essomo 13)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Sigala nga Weetegese mu Nnaku Ezisembayo ‘ez’Ennaku ez’Enkomerero’”: (Ddak. 15) Kitundu kya kukubaganya birowoozo era nga kya kukubirizibwa mukadde. Mulabe vidiyo, Weetegekedde Akatyabaga? Yogera ku kujjukizibwa okuva ku ofiisi y’ettabi oba ku kakiiko k’abakadde bwe kuba nga weekuli.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) rr sul. 9 ¶10-17
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 64 n’Okusaba