Maaki 31–Apuli 6
ENGERO 7
Oluyimba 34 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Weewale Embeera Eziyinza Okukuviirako Okukola Ekibi
(Ddak. 10)
Omuvubuka atalina bumanyirivu asalawo okuyita okumpi n’ekkubo erigenda ewa malaaya(Nge 7:7-9; w00-E 11/15 lup. 29 ¶5)
Malaaya oyo ajja gy’ali era amusendasenda(Nge 7:10, 13-21; w00-E 11/15 lup. 30 ¶4-6)
Afuna ebizibu era afiirwa enkolagana ye ne Yakuwa olw’okwessa mu mbeera eyo (Nge 7:22, 23; w00-E 11/15 lup. 31 ¶2)
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak. 10)
Nge 7:3—Kitegeeza ki okusiba ebiragiro bya Yakuwa ku ngalo zaffe, n’okubiwandiika ku mutima gwaffe? (w00-E 11/15 lup. 29 ¶1)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Nge 7:6-20 (th essomo 2)
4. Weeyongere Okuyamba Abantu
(Ddak. 4) NNYUMBA KU NNYUMBA. Ku mulundi ogwayita omuntu yakkiriza akapapula akamuyita ku Kijjukizo, era n’akiraga nti ayagala okumanya ebisingawo.(lmd essomo 9 akatundu 5)
5. Weeyongere Okuyamba Abantu
(Ddak. 4) OKUBUULIRA EMBAGIRAWO. Ku mulundi ogwayita omuntu yakkiriza akapapula akamuyita ku Kijjukizo, era n’akiraga nti ayagala okumanya ebisingawo. (lmd essomo 9 akatundu 4)
6. Weeyongere Okuyamba Abantu
(Ddak. 4) OKUBUULIRA MU BIFO EBYA LUKALE. Ku mulundi ogwayita omuntu yakkiriza akapapula akamuyita ku Kijjukizo, era n’akiraga nti ayagala okumanya ebisingawo. (lmd essomo 9 akatundu 3)
Oluyimba 13
7. Akakisa Akalala (Luk 4:6)
(Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo.
Mulabe VIDIYO. Oluvannyuma buuza abakuwuliriza:
Sitaani yakema atya Yesu, era naffe tuyinza tutya okukemebwa mu ngeri efaananako bw’etyo?
Tuyinza tutya okwewala okutwalirizibwa ebikemo bya Sitaani?
8. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 24 ¶13-21