Privacy Settings

To provide you with the best possible experience, we use cookies and similar technologies. Some cookies are necessary to make our website work and cannot be refused. You can accept or decline the use of additional cookies, which we use only to improve your experience. None of this data will ever be sold or used for marketing. To learn more, read the Global Policy on Use of Cookies and Similar Technologies. You can customize your settings at any time by going to Privacy Settings.

Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Maaki 13-19

YEREMIYA 5-7

Maaki 13-19
  • Oluyimba 66 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Baalekera Awo Okukola Katonda by’Ayagala”: (Ddak. 10)

    • Yer 6:13-15—Yeremiya yayanika ebibi Abayisirayiri bye baali bakola (w88-E 4/1 11-12 ¶7-8)

    • Yer 7:1-7—Yakuwa yababuulirira basobole okwenenya (w88-E 4/1 12 ¶9-10)

    • Yer 7:8-15—Abayisirayiri baali balowooza nti Yakuwa yali tajja kubaako ky’akolawo (jr-E 21 ¶12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 6:16—Mu kyawandiikibwa kino, kiki Yakuwa kye yali akubiriza abantu be okukola? (w05 11/1 29 ¶11)

    • Yer 6:22, 23—Lwaki obunnabbi buno bugamba nti abantu baali ba ‘kujja nga bava mu nsi ey’ebukiikakkono’? (w88-E 4/1 13 ¶15)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yer 5:26–6:5 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) T-36—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) T-36—Mukubaganye ebirowoozo ku kibuuzo ekiri wansi w’omutwe “ky’Oyinza Okulowoozaako” Muyite ku mukolo gw’Ekijjukizo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 1—Muyite ku Kijjukizo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 125

  • Engeri y’Okukozesa Brocuwa, Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?”: (Ddak. 15) Yogera ku kitundu kino okumala eddakiika ttaano. Oluvannyuma mulabe vidiyo eraga engeri gye tuyinza okuyigiriza omuyizi essomo 8 erya brocuwa eyo, era mukubaganye ebirowoozo ku vidiyo eyo. Kubiriza ababuulizi bonna okukozesa brocuwa eyo nga bayigiriza abayizi baabwe buli wiiki.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 8 ¶19-26 akas. ku lup. 94, 96

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 61 n’Okusaba