Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjuuni 29–Jjulaayi 5

OKUVA 4-5

Jjuuni 29–Jjulaayi 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Nja Kuba Naawe ng’Oyogera”: (Ddak. 10)

    • Kuv 4:10, 13​—Musa yali awulira nti tasobola kutuukiriza bulungi buvunaanyizibwa obwali bumuweereddwa (w10 10/15 lup. 13-14)

    • Kuv 4:11, 12​—Yakuwa yasuubiza okumuyamba (w14 4/15 lup. 9 ¶5-6)

    • Kuv 4:14, 15​—Yakuwa yalonda Alooni okuyamba Musa (w10 10/15 lup. 14)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Kuv 4:24-26​—Nsonga ki eyinza okuba nga ye yaleetera Zipola okuyita Yakuwa “omugole omusajja ow’omusaayi”? (w04-E 3/15 lup. 28 ¶4)

    • Kuv 5:2​—Falaawo yali ategeeza ki bwe yagamba nti yali tamanyi Yakuwa? (it-2-E lup. 12 ¶5)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 4:1-17 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO