Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABEEFESO 1-3

Engeri Yakuwa gy’Addukanyaamu Ebintu

Engeri Yakuwa gy’Addukanyaamu Ebintu

1:8-10

Engeri Yakuwa gy’addukanyaamu ebintu ye nteekateeka gy’alina ey’okugatta awamu ebitonde bye byonna ebiri mu ggulu n’ebiri ku nsi.

  • Ateekateeka abaafukibwako amafuta okugenda okubeera mu ggulu ne Yesu Kristo

  • Ateekateeka abo abanaabeera ku nsi nga bafugibwa Obwakabaka bwa Masiya

Biki bye nnyinza okukola okusobola okukuuma obumu bw’ekibiina kya Yakuwa?