Jjulaayi 1-7
ZABBULI 57-59
Oluyimba 148 n’Okusaba | Ennyanjula (Ddak. 1)
1. Yakuwa Alemesa Enteekateeka z’Abo Abayigganya Abantu Be
(Ddak.10)
Dawudi yawalirizibwa okwekweka Kabaka Sawulo (1Sa 24:3; Zb 57, obugambo obuli waggulu)
Yakuwa yalemesa enteekateeka z’abo abaali bayigganya Dawudi (1Sa 24:7-10, 17-22; Zb 57:3)
Enteekateeka abo abayigganya abantu ba Katonda ze bakola emirundi mingi zigwa butaka (Zb 57:6; bt lup. 252 ¶14-15)
WEEBUUZE, ‘Nnyinza ntya okukiraga nti nneesiga Yakuwa bwe mba nga njigganyizibwa?’—Zb 57:2.
2. Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo
(Ddak.10)
Zb 57:7—Kitegeeza ki okuba n’omutima omunywevu? (w23.07 lup. 18-19 ¶16-17)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
3. Okusoma Bayibuli
(Ddak. 4) Zb 59:1-17 (th essomo 12)
4. Tokoowa Kubayamba—Ekyo Pawulo Kye Yakola
5. Tokoowa Kubayamba—Koppa Pawulo
(Ddak. 8) Kukubaganya birowoozo lmd essomo 7 akatundu 3-5 ne “Laba Ne.”
Oluyimba 65
6. Ebyetaago by’Ekibiina
(Ddak. 15)
7. Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina
(Ddak. 30) bt sul. 12 ¶1-6, akasanduuko ku lup. 108