EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Weesige Yakuwa Okukuyamba
Yakuwa awuliriza bwe tumukoowoola atuyambe (2Sa 22:7)
Yakuwa wa maanyi nnyo okusinga omulabe yenna (2Sa 22:14-18; cl lup. 19 ¶11)
Yakuwa abaako ky’akolawo okutuyamba (2Sa 22:26; w10-E 6/1 lup. 26 ¶4-6)
Yakuwa asobola okuggyawo ebizibu byaffe. Wadde kiri kityo, ebiseera ebisinga atuyamba okubigumira ng’akozesa omwoyo gwe omutukuvu, Ekigambo kye, ne bakkiriza bannaffe. (Zb 55:22) Biki bye tuyinza okukola okusobola okufuna obuyambi bwa Yakuwa?