Jjulaayi 11-17
2 SAMWIRI 20-21
Oluyimba 62 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Katonda wa Bwenkanya”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sa 21:15-17—Biki bye tuyigira ku ebyo ebyogerwako mu nnyiriri zino? (w13 1/15 lup. 31 ¶14)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sa 20:1-13 (th essomo 2)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Ekigendererwa kya Katonda—Is 55:11. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka y’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kaadi eraga enteekateeka y’okuyiga Bayibuli. (th essomo 4)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. (th essomo 11)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weeteerewo Ebiruubirirwa eby’Omwaka gw’Obuweereza Omupya—Okugenda Awali Obwetaavu Obusingako”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yoleka Okukkiriza Oyingire mu Luggi Olunene olw’Emirimu—Genda Awali Obwetaavu Obusingako.
“Engeri y’Okukozesaamu Ebiri mu Kitundu Bye Tuyinza Okwogerako”: (Ddak. 5) Kwogera nga kwa kuweebwa omulabirizi w’Olukuŋŋaana lw’Obulamu bw’Ekiristaayo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 12
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 3 n’Okusaba