OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Jjulaayi 2018
Bye Tuyinza Okwogerako
Eby’okwogerako ebikwata ku ngeri emisingi gya Bayibuli gye giyinza okuyamba amaka.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Ekipimo Kye Mukozesa Okupimira Abalala . . .
Omuntu omugabi aba musanyufu okukozesa ebintu bye okuyamba abalala.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Okuba Omugoberezi wa Yesu Kyetaagisa Ki?
Kiki kye tusaanidde okukola singa tutandika okulowooza ku ‘mbeera ennungi’ gye twalimu emabega?
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Olugero lw’Omusamaliya Omulungi
Abagoberezi ba Yesu basaanidde okwagala abantu bonna, nga mw’otwalidde n’abo abayinza okuba ab’enjawulo ennyo ku bo.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Lwaki Kikulu Nnyo Obutabaako Ludda Lwe Tuwagira mu by’Obufuzi? (Mik 4:2)
Bwe tukolera bonna ebirungi, tuba tukoppa Katonda waffe.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Muli Ba Muwendo Nnyo Okusinga Enkazaluggya Ennyingi”
Tuyinza tutya okukiraga nti tufaayo ku abo abayigganyizibwa nga Yakuwa bw’abafaako?
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Olugero lw’Omwana Eyali Azaaye
Olugero lw’omwana eyali azaaye lutuyigiriza ki ku kwoleka amagezi, obuwombeefu, n’okwesiga Yakuwa?