Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjulaayi 10-16

EZEEKYERI 15-17

Jjulaayi 10-16
  • Oluyimba 11 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Otuukiriza by’Osuubiza?”: (Ddak. 10)

    • Ezk 17:1-4​—Kabaka wa Babulooni yaggya Kabaka Yekoyakini ku bwakabaka n’assaako Zeddeekiya (w07 7/1 12 ¶6)

    • Ezk 17:7, 15​—Zeddeekiya yamenya endagaano gye yali akoze n’asaba obuyambi okuva e Misiri (w07 7/1 12 ¶6)

    • Ezk 17:18, 19​—Yakuwa yali asuubira Zeddeekiya okunywerera ku ekyo kye yali asuubizza (w12 10/15 30 ¶11; w88-E 9/15 17 ¶8)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezk 16:60​—“Endagaano ey’olubeerera” y’eruwa, era baani abaali mu ndagaano eyo? (w88-E 9/15 17 ¶7)

    • Ezk 17:22, 23​—“Omutunsi” Yakuwa gwe yandisimbye y’ani? (w07 7/1 12 ¶6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 16:28-42

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 36

  • Mutuukirize Obweyamo Bwe Mwakola nga Mufumbiriganwa ne Bwe Muba nga Mufunye Obutategeeragana: (Ddak. 10) Kwogera okw’okuweebwa omukadde, nga kwesigamiziddwa ku Awake! eya Maaki 2014 olupapula 14-15.

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Beera wa Mazima: (Ddak. 5) Oluvannyuma lw’okulaba vidiyo Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Beera wa Mazima., yita abaana be wateeseteese bajje ku siteegi obabuuze ebibuuzo ebikwata ku vidiyo eyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 14 ¶1-9

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 29 n’Okusaba