Jjulaayi 11-17
ZABBULI 69-73
Oluyimba 92 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Abantu ba Yakuwa Baagala Nnyo Okusinza okw’Amazima”: (Ddak. 10)
Zb 69:9
—Tusaanidde okukyoleka nti twagala nnyo okusinza okw’amazima (w10 12/15 7-11 ¶2-17) Zb 71:17, 18
—Abakulu basobola okuyamba abato okuba abanyiikivu (w14 1/15 23-24 ¶4-10) Zb 72:3, 12, 14, 16-19
—Okwagala kujja kutukubiriza okubuulira abantu ebyo Obwakabaka bye bugenda okukola (w15 10/1 16 ¶3; w10 8/15 32 ¶19-20)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Zb 69:4, 21
—Obunnabbi obuli mu nnyiriri zino bwatuukirizibwa butya ku Masiya? (w11 8/15 11 ¶17; w11 8/15 15 ¶15) Zb 73:24
—Yakuwa atuusa atya abaweereza be mu kitiibwa? (w13 2/15 25-26 ¶3-4) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zb 73:1-28
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.4 omutwe oguli kungulu
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp16.4 omutwe oguli kungulu
Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) fg essomo 5 ¶3-4
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 140
“Osobola Okukigezaako Okumala Omwaka Gumu?”: (Ddak. 15) Mu bufunze, mukubaganye ebirowoozo ku kitundu kino ne ku ebyo ebiri wansi w’omutwe, “Enteekateeka ya Payoniya ey’Okubuulira.” Oluvannyuma mulabe vidiyo erina omutwe, Salawo Okukola Ekinaakuganyula Obulamu Bwo Bwonna, era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 19 ¶17-31, akas. ku lup. 170, eby’okulowoozaako ku lup. 171
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 123 n’Okusaba