Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Erinnya lya Katonda y’ani?
Ekyawandiikibwa: Zb 83:18
Eky’okulekawo: Tumanya tutya nti Katonda ayagala tube mikwano gye?
○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Tumanya tutya nti Katonda ayagala tube mikwano gye?
Ekyawandiikibwa: Yak 4:8
Eky’okulekawo: Tuyinza tutya okufuuka mikwano gya Katonda?
○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Tuyinza tutya okufuuka mikwano gya Katonda?
Ekyawandiikibwa: Yok 17:3
Eky’okulekawo: Tuyinza tutya okusemberera Katonda wadde nga tetusobola kumulaba?