Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Tuyinza tutya okumanya ebinaabaawo mu biseera eby’omu maaso?
Ekyawandiikibwa: Is 46:10
Eky’okulekawo: Bunnabbi ki obuli mu Bayibuli obutuukirizibwa leero?
○●○ OKUDDIŊŊAANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Bunnabbi ki obuli mu Bayibuli obutuukirizibwa leero?
Ekyawandiikibwa: 2Ti 3:1-5
Eky’okulekawo: Birungi ki Katonda by’asuubiza okukolera abantu mu biseera eby’omu maaso?
○○● OKUDDIŊŊAANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Birungi ki Katonda by’asuubiza okukolera abantu mu biseera eby’omu maaso?
Ekyawandiikibwa: Is 65:21-23
Eky’okulekawo: Buvunaanyizibwa ki Yesu bw’alina mu kutuukiriza ebisuubizo bya Katonda?