Febwali 18-24
ABARUUMI 7-8
Oluyimba 27 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Olindirira nga Weesunga?”: (Ddak. 10)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Bar 8:6—Njawulo ki eriwo wakati ‘w’okulowooza eby’omubiri n’okulowooza eby’omwoyo’? (w17.06 lup. 3)
Bar 8:26, 27—Yakuwa addamu atya okusaba kwaffe bwe tuba “tetulina bigambo bye tusobola kukozesa kwogera bituluma”? (w09 11/15 lup. 7 ¶20)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 7:13-25 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ebiri mu vidiyo erina omutwe, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (naye togimulaga). (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weeyongere Okulindirira n’Obugumiikiriza”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Tulina ‘Okudduka n’Obugumiikiriza’—Beera Mukakafu nti Ojja Kufuna Empeera.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 55
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 124 n’Okusaba