Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Apuli 13-19

OLUBEREBERYE 31

Apuli 13-19

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yakobo ne Labbaani Bakola Endagaano ey’Emirembe”: (Ddak. 10)

    • Lub 31:44-46​—Yakobo ne Labbaani baakola entuumu y’amayinja kwe baaliira emmere nga bamaze okukola endagaano (it-1-E lup. 883 ¶1)

    • Lub 31:47-50​—Ekifo ekyo baakituuma Galeedi ne Misupa, ekitegeeza Omunaala gw’Omukuumi (it-2-E lup. 1172)

    • Lub 31:51-53​—Baasuubiza okukuuma emirembe wakati waabwe

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 31:19​—Kiki ekiyinza okuba nga kye kyaleetera Laakeeri okubba ebibumbe bya baterafi ebya kitaawe? (it-2-E lup. 1087-1088)

    • Lub 31:41, 42​—Kiki kye tuyigira ku Yakobo bwe tuba nga tulina bakama baffe “abazibu okusanyusa”? (1Pe 2:18; w13 3/15 lup. 21 ¶8)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 31:1-18 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Mwannyinaffe annyonnyodde atya obulungi ekyawandiikibwa? Kiki ky’akoze okulaga nnyinimu nti ajja kumuddira?

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 4)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Amawulire Amalungi, era otandike okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa essomo 5. (th essomo 8)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO