Apuli 18-24
YOBU 28-32
Oluyimba 17 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yobu Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi mu Kukuuma Obugolokofu”: (Ddak. 10)
Yobu 31:1
—Yobu yakola “endagaano” n’amaaso ge (w15 6/15 16 ¶13; w15 1/15 25 ¶10) Yobu 31:13-15
—Yobu yali mwetoowaze, mwenkanya, era ng’afaayo ku balala (w10 11/15 30 ¶8-9) Yobu 31:16-25
—Yobu yayambanga abanaku (w10 11/15 30 ¶10-11)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Yobu 32:2
—Mu ngeri ki Yobu gye yagezaako okulaga nti “ye mutuufu so si Katonda”? (w15 7/1 12 ¶2; it-1-E 606 ¶5) Yobu 32:8, 9
—Lwaki Eriku muli yawulira nga yali asobola okubaako ky’ayogera wadde nga yali muto okusinga banne? (w06 4/1 32 ¶1; it-2-E 549 ¶6) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: Yobu 30:24–31:14 (Ddak. 4 oba obutawera)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: g16.2 12-13
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo (Ddak. 2 oba obutawera) Ng’Ozzeeyo: g16.2 12-13
—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo. (Ddak. 4 oba obutawera) Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: bh 148 ¶8-9 (Ddak. 6 oba obutawera)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 115
Koppa Obugolokofu bw’Abalala (1Pe 5:9): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo Harold King: Yasigala nga Mwesigwa ng’Ali mu Kkomera. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO.) Oluvannyuma, mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Biki ebyayamba Ow’oluganda King okusigala nga munywevu mu by’omwoyo ng’ali mu kkomera? Okuyimba ennyimba z’Obwakabaka kiyinza kitya okutuyamba okugumira embeera enzibu? Ekyokulabirako ky’Ow’oluganda King kikuzzaamu kitya amaanyi?
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 13 ¶13-25, eby’okulowoozaako ku lup. 114 (Ddak. 30)
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 81 n’Okusaba