Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Apuli 11-17

YOBU 21-27

Apuli 11-17
  • Oluyimba 83 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yobu Yeesamba Endowooza Enkyamu”: (Ddak. 10)

    • Yobu 22:2-7—Erifaazi yanenya Yobu ng’asinziira ku bintu ebitali bituufu ne ku ndowooza ye ng’omuntu (w06 4/1 31 ¶7; w05-E 9/15 26-27; w95-E 2/15 27 ¶6)

    • Yobu 25:4, 5—Birudaadi yalina endowooza enkyamu (w05-E 9/15 26-27)

    • Yobu 27:5, 6—Yobu teyakkiriza balala kumuleetera kulowooza nti yali atawaanira bwereere okukuuma obugolokofu bwe (w09 8/15 4 ¶8; w06 4/1 31 ¶9)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 24:2—Lwaki okujjulula akabonero akalamba olusalosalo gwali musango gwa maanyi? (it-1-E 360)

    • Yobu 26:7—Lwaki ekyo Yobu kye yayogera ku nsi kyewuunyisa? (w15 6/1 5 ¶4; w11-E 7/1 26 ¶2-5)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 27:1-23 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 129

  • By’Oyinza Okukola nga Waliwo Akuyiikiriza: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo, By’Oyinza Okukola nga Waliwo Akuyiikiriza. (Genda ku jw.org/lg, ENJIGIRIZA ZA BAYIBULI > ABAVUBUKA.) Oluvannyuma, mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Lwaki omuntu ayinza okuyiikirizibwa? Kabi ki akayinza okuva mu kuyiikirizibwa? Oyinza otya okwaŋŋanga okuyiikirizibwa oba okukwewala? Baani b’osaanidde okubuulirako bwe waba nga waliwo akuyiikiriza? Bakubirize okusoma akatabo Young People Ask, Omuzingo 2, essuula 14.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 13 ¶1-12 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 23 n’Okusaba