Olwomukaaga
“Musanyukenga olw’essuubi lye mulina. Mugumiikirizenga nga mubonaabona”—ABARUUMI 12:12
KU MAKYA
-
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba ez’Enjawulo
-
3:30 Oluyimba 44 n’Okusaba
-
3:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Engeri Yakuwa gy’Ayambamu . . .
-
Abanafu n’Abennyamivu (Abaruumi 15:4, 5; 1 Abassessalonika 5:14; 1 Peetero 5:7-10)
-
Abali mu Bwetaavu (1 Timoseewo 6:18)
-
“Atalina Kitaawe” (Zabbuli 82:3)
-
Abakaddiye (Eby’Abaleevi 19:32)
-
-
4:50 Oluyimba 138 n’Ebirango
-
5:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Zimba Ennyumba Eneewangaala
-
Beera ‘Mumativu n’Ebintu by’Olina’ (Abebbulaniya 13:5; Zabbuli 127:1, 2)
-
Kuuma Abaana Bo Baleme Kutuukibwako Kabi (Abaruumi 16:19; Zabbuli 127:3)
-
Yigiriza Abaana Bo ‘Ekkubo Lye Basaanidde Okutambuliramu’ (Engero 22:3, 6; Zabbuli 127:4, 5)
-
-
5:45 OKUBATIZIBWA: “Temukkiriza Kintu Kyonna Kubatiisa”! (1 Peetero 3:6, 12, 14)
-
6:15 Oluyimba 79 n’Okuwummulamu
OLWEGGULO
-
7:35 Vidiyo ey’Ennyimba ez’Enjawulo
-
7:45 Oluyimba 126
-
7:50 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Mukoppe “Abo Abaagumiikiriza”
-
Yusufu (Olubereberye 37:23-28; 39:17-20; Yakobo 5:11)
-
Yobu (Yobu 10:12; 30:9, 10)
-
Muwala wa Yefusa (Ekyabalamuzi 11:36-40)
-
Yeremiya (Yeremiya 1:8, 9)
-
-
8:35 OMUZANNYO: Mujjukire Mukazi wa Lutti—Ekitundu 2 (Lukka 17:28-33)
-
9:05 Oluyimba 111 n’Ebirango
-
9:15 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Yigira ku Bitonde Okuba Omugumiikiriza
-
Eŋŋamira (Yuda 20)
-
Emiti gya Payini (Abakkolosaayi 2:6, 7; 1 Peetero 5:9, 10)
-
Ebiwojjolo (2 Abakkolinso 4:16)
-
Ekinyonyi Ekiyitibwa Arctic Tern (1 Abakkolinso 13:7)
-
Kunguvvu (Abebbulaniya 10:39)
-
Emiti gya Sita (Abeefeso 6:13)
-
-
10:15 Abavubuka—Yakuwa Asanyuka bw’Abalaba nga Mugumiikiriza (Engero 27:11)
-
10:50 Oluyimba 135 n’Okusaba Okufundikira