Olwokutaano
“KATONDA ABAYIGIRIZA OKWAGALANA”—1 ABASSESSALONIKA 4:9
KU MAKYA
-
3:20 Vidiyo ey’Ennyimba
-
3:30 Oluyimba 105 n’Okusaba
-
3:40 OKWOGERA KWA SSENTEBE: Ensonga Lwaki “Okwagala Tekulemererwa” (Abaruumi 8:38, 39; 1 Abakkolinso 13:1-3, 8, 13)
-
4:15 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Teweesiganga Bintu Ebiggwaawo!
-
Eby’Obugagga (Matayo 6:24)
-
Ettutumu (Omubuulizi 2:16; Abaruumi 12:16)
-
Amagezi g’Abantu (Abaruumi 12:1, 2)
-
Amaanyi n’Endabika Ennungi (Engero 31:30; 1 Peetero 3:3, 4)
-
-
5:05 Oluyimba 40 n’Ebirango
-
5:15 EBIRI MU BAYIBULI NGA BISOMEBWA NG’OMUZANNYO: Yakuwa Yeeyongera Okulaga Okwagala Okutajjulukuka (Olubereberye 37:1-36; 39:1–47:12)
-
5:45 Yakuwa Ayagala Nnyo Abo Abaagala Omwana We (Matayo 25:40; Yokaana 14:21; 16:27)
-
6:15 Oluyimba 20 n’Okuwummulamu
OLWEGGULO
-
7:25 Vidiyo ey’Ennyimba
-
7:35 Oluyimba 107
-
7:40 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Okwagala Tekulemererwa Wadde nga . . .
-
Abantu Be Wakuliramu Tebaakulaga Kwagala (Zabbuli 27:10)
-
Embeera gy’Okoleramu Nzibu (1 Peetero 2:18-20)
-
B’Osoma Nabo Tebagoberera Mitindo gya Katonda (1 Timoseewo 4:12)
-
Olina Obulwadde obw’Amaanyi (2 Abakkolinso 12:9, 10)
-
Oli Mwavu (Abafiripi 4:12, 13)
-
Oyigganyizibwa mu Maka (Matayo 5:44)
-
-
8:50 Oluyimba 141 n’Ebirango
-
9:00 OKWOGERA OKWAWUZIDDWAMU: Ebitonde Byoleka Okwagala kwa Yakuwa
-
Obwengula (Zabbuli 8:3, 4; 33:6)
-
Ensi (Zabbuli 37:29; 115:16)
-
Ebimera (Olubereberye 1:11, 29; 2:9, 15; Ebikolwa 14:16, 17)
-
Ebisolo (Olubereberye 1:27; Matayo 6:26)
-
Omubiri gw’Omuntu (Zabbuli 139:14; Omubuulizi 3:11)
-
-
9:55 “Abo Yakuwa b’Ayagala b’Akangavvula” (Abebbulaniya 12:5-11; Zabbuli 19:7, 8, 11)
-
10:15 “Mwambale Okwagala” (Abakkolosaayi 3:12-14)
-
10:50 Oluyimba 130 n’Okusaba Okufundikira