Okugaba Obuyambi
Kiki ekiraga nti Yakuwa y’asingayo okuba omugabi?
Kugaba kwa ngeri ki okutasanyusa Katonda?
-
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Lub 4:3-7; 1Yo 3:11, 12—Ensonga lwaki Katonda tasiima kiweebwayo kya Kayini
-
Bik 5:1-11—Ananiya ne Safira battibwa olw’okuba balimbye nga bawaayo ekirabo era babadde n’ebiruubirirwa ebikyamu
-
Kugaba kwa ngeri ki okusanyusa Katonda?
Mat 6:3, 4; Bar 12:8; 2Ko 9:7; Beb 13:16
Laba ne Bik 20:35
-
Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Luk 21:1-4—Yesu atendereza nnamwandu omwavu olw’ekyo ky’awaddeyo, wadde nga kitono nnyo
-
Abakristaayo abaaliwo mu kyasa ekyasooka, baalina nteekateeka ki ey’okubaako bye bawaayo?
Bik 11:29, 30; Bar 15:25-27; 1Ko 16:1-3; 2Ko 9:5, 7
-
Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Bik 4:34, 35—Ekibiina Ekikristaayo kyoleka omwoyo omugabi, era abatume bakakasa nti abo abali mu bwetaavu bayambibwa
-
2Ko 8:1, 4, 6, 14—Enteekateeka zikolebwa okudduukirira Abakristaayo abali mu bwetaavu
-
Buvunaanyizibwa ki obukulu Abakristaayo bwe balina eri ab’omu maka gaabwe ne bakkiriza bannaabwe?
Bayibuli etukubiriza kukolera ki abaavu?
Kiki ekiraga nti abantu basinga kwetaaga kuyambibwa mu by’omwoyo?
Mat 5:3, 6; Yok 6:26, 27; 1Ko 9:23
Laba ne Nge 2:1-5; 3:13; Mub 7:12; Mat 11:4, 5; 24:14
-
Ekyokulabirako okuva mu Bayibuli:
-
Luk 10:39-42—Yesu ayamba Maliza okukitegeera nti ebintu eby’omwoyo by’alina okukulembeza
-