Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Obukkakkamu

Obukkakkamu

Tumanya tutya nti Yakuwa mukkakkamu?

Mat 11:​28, 29; Yok 14:9

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • 1Sk 19:12​—Yakuwa ayogera ne Eriya omunakuwavu mu ‘ddoboozi erya wansi era erikkakkamu’

    • Yon 3:10–4:11​—Wadde nga Yona ayogera ne Yakuwa nga musunguwavu, mu ngeri ey’obukkakkkamu Yakuwa amuyigiriza ebikwata ku busaasizi

Tuyinza tutya okukiraga nti tuli bakkakkamu?

Nge 15:1; Bef 4:​1-3; Tit 3:2; Yak 3:​13, 17; 1Pe 3:15

  • Ebyokulabirako okuva mu Bayibuli:

    • Kbl 11:​26-29​—Nnabbi Musa addamu mu ngeri ey’obukkakkamu Yoswa bw’amugamba alagire abasajja ababiri okulekera awo okwogera obunnabbi

    • Bal 8:​1-3​—Omulamuzi Gidiyoni bw’addamu mu ngeri ey’obukkakkamu kikkakkanya embeera eyandivuddemu ebizibu eby’amaanyi