Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa eya 2024
Laba ebyo Abajulirwa ba Yakuwa mu nsi yonna bye baakola mu mulimu gw’okubuulira okuva mu Ssebutemba 2023 okutuuka mu Agusito 2024.
Emiwendo Emigatte Egya 2024
Lipoota eno ey’omwaka eraga ebyo Abajulirwa ba Yakuwa mu nsi yonna bye baakola mu mulimu gw’okubuulira.
Lipoota y’ensi yonna eya 2024
Lipoota eno eraga omuwendo gw’Abajulirwa ba Yakuwa, omuwendo gw’abo abaabatizibwa, abaaliwo ku Kijjukizo, n’ebirala.
Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino
Ennyanjula ez’Okukozesa mu Buweereza
Abajulirwa ba Yakuwa be Baani?
Bangi baagala okumanya ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa. Bitegeere okuva ku bo bennyini.
EBITUKWATAKO
Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?
Okwetooloola ensi yonna, Abajulirwa ba Yakuwa bamanyiddwa ng’abantu abayigiriza abalala Bayibuli ku bwereere. Laba engeri gye bakikolamu.