A6-B
Ekipande: Bannabbi ne Bakabaka ba Yuda ne Isirayiri (Ekitundu 2)
Bakabaka b’Obwakabaka obw’Ebukiikaddyo (Kyeyongerayo)
777 E.E.T.
Yosamu: emyaka 16
762
Akazi: emyaka 16
746
Keezeekiya: emyaka 29
716
Manase: emyaka 55
661
Amoni: emyaka 2
659
Yosiya: emyaka 31
628
Yekoyakazi: emyezi 3
Yekoyakimu: emyaka 11
618
Yekoyakini: emyezi 3, ennaku 10
617
Zeddeekiya: emyaka 11
607
Abababulooni nga bakulemberwa Nebukadduneeza bazikiriza Yerusaalemi ne yeekaalu yaakyo. Zeddeekiya, kabaka eyasembayo okufuga ku nsi ng’ava mu lunyiriri lwa Dawudi, aggibwako
Bakabaka b’Obwakabaka obw’Ebukiikakkono (Kyeyongerayo)
a. 803
Zekkaliya: ekiseera ekimanyiddwa kye yafugira, emyezi 6
Zekkaliya yatandika okufuga mu ngeri emu oba endala, naye obufuzi bwe bwakakasibwa awo nga mu 792
a. 791
Salumu: omwezi 1
Menakemu: emyaka 10
a. 780
Pekakiya: emyaka 2
a. 778
Peka: emyaka 20
a. 758
Koseya: emyaka 9 okuva a. 748
a. 748
Kirabika Koseya yatandika okufuga mu bujjuvu, oba nga Tigulasu-pireseri III kabaka wa Bwasuli yatandika okumuwagira awo nga mu 748
740
Bwasuli ewamba Samaliya, Isirayiri etwalibwa mu buwambe; obwakabaka bwa Isirayiri obw’ebika ekkumi bukoma
-
Olukalala lwa Bannabbi
-
Isaaya
-
Mikka
-
Zeffaniya
-
Yeremiya
-
Nakkumu
-
Kaabakuuku
-
Danyeri
-
Ezeekyeri
-
Obadiya
-
Koseya