Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Yokaana

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21

Ebirimu

  • 1

    • Kigambo yafuuka omuntu (1-18)

    • Obujulirwa Yokaana Omubatiza bwe yawa (19-28)

    • Yesu, Omwana gw’Endiga owa Katonda (29-34)

    • Abayigirizwa ba Yesu abaasooka (35-42)

    • Firipo ne Nassanayiri (43-51)

  • 2

    • Embaga e Kaana; amazzi gafuulibwa omwenge (1-12)

    • Yesu alongoosa yeekaalu (13-22)

    • Yesu amanyi ekiri mu muntu (23-25)

  • 3

    • Yesu ne Nikodemu (1-21)

      • Okuzaalibwa omulundi ogw’okubiri (3-8)

      • Katonda yayagala nnyo ensi (16)

    • Obujulirwa Yokaana bwe yasembayo okuwa ku Yesu (22-30)

    • Oyo eyava waggulu (31-36)

  • 4

    • Yesu n’omukazi Omusamaliya (1-38)

      • Okusinza Katonda “mu mwoyo n’amazima” (23, 24)

    • Abasamaliya bangi bakkiririza mu Yesu (39-42)

    • Yesu awonya omwana w’omukungu (43-54)

  • 5

    • Omusajja omulwadde awonyezebwa e Besuzasa (1-18)

    • Obuyinza bwa Yesu bwava eri Kitaawe (19-24)

    • Abafu baliwulira eddoboozi lya Yesu (25-30)

    • Obujulirwa obuweebwa ku Yesu (31-47)

  • 6

    • Yesu aliisa abantu 5,000 (1-15)

    • Atambulira ku mazzi (16-21)

    • Yesu ye “mmere ey’obulamu” (22-59)

    • Bangi beesittala olw’ebigambo bya Yesu (60-71)

  • 7

    • Yesu ng’ali ku Mbaga ey’Ensiisira (1-13)

    • Ayigiriza ng’ali ku mbaga (14-24)

    • Endowooza ez’enjawulo ku Kristo (25-52)

  • 8

    • Kitaawe amuwaako obujulirwa (12-30)

      • Yesu, ‘ekitangaala ky’ensi’ (12)

    • Abaana ba Ibulayimu (31-41)

      • “Amazima gajja kubafuula ba ddembe” (32)

    • Abaana b’Omulyolyomi (42-47)

    • Yesu ne Ibulayimu (48-59)

  • 9

    • Yesu awonya omusajja eyazaalibwa nga muzibe (1-12)

    • Abafalisaayo babuuza omusajja eyali awonyezeddwa (13-34)

    • Abafalisaayo bazibe ba maaso (35-41)

  • 10

    • Omusumba n’ebisibo by’endiga (1-21)

      • Yesu ye musumba omulungi (11-15)

      • “Nnina endiga endala” (16)

    • Abayudaaya bawakanya Yesu ku Mbaga ey’Okuzza Obuggya (22-39)

      • Abayudaaya bangi bagaana okukkiriza (24-26)

      • “Endiga zange ziwulira eddoboozi lyange” (27)

      • Omwana ne Kitaawe bali bumu (30, 38)

    • Bangi bakkiriza emitala wa Yoludaani (40-42)

  • 11

    • Okufa kwa Lazaalo (1-16)

    • Yesu abudaabuda Maliza ne Maliyamu (17-37)

    • Yesu azuukiza Lazaalo (38-44)

    • Olukwe olw’okutta Yesu (45-57)

  • 12

    • Maliyamu afuka amafuta ku bigere bya Yesu (1-11)

    • Yesu ayingira Yerusaalemi mu kitiibwa (12-19)

    • Yesu ayogera ku kufa kwe (20-37)

    • Abayudaaya obutaba na kukkiriza kituukiriza obunnabbi (38-43)

    • Yesu yajja kulokola nsi (44-50)

  • 13

    • Yesu anaaza abayigirizwa be ebigere (1-20)

    • Alaga nti Yuda y’agenda okumulyamu olukwe (21-30)

    • Etteeka eriggya (31-35)

      • “Bwe munaayagalananga” (35)

    • Peetero wa kwegaana Yesu (36-38)

  • 14

    • Yesu lyekkubo lyokka eritutuusa eri Kitaffe (1-14)

      • “Nze kkubo, n’amazima, n’obulamu” (6)

    • Yesu abasuubiza omwoyo omutukuvu (15-31)

      • “Kitange ansinga obuyinza” (28)

  • 15

    • Ekyokulabirako ky’omuzabbibu ogw’amazima (1-10)

    • Ekiragiro eky’okulaga okwagala ng’okwa Kristo (11-17)

      • ‘Tewali kwagala kusinga kuno’ (13)

    • Ensi ekyawa abayigirizwa ba Yesu (18-27)

  • 16

    • Abayigirizwa ba Yesu bayinza okuttibwa (1-4a)

    • Omwoyo omutukuvu bye gukola (4b-16)

    • Ennaku y’abayigirizwa ya kufuulibwa ssanyu (17-24)

    • Yesu awangula ensi (25-33)

  • 17

    • Essaala ya Yesu eyasembayo ng’ali n’abatume be (1-26)

      • Okufuna obulamu obutaggwaawo kyetaagisa okumanya Katonda (3)

      • Abakristaayo si ba nsi (14-16)

      • “Ekigambo kyo ge mazima” (17)

      • “Mbamanyisizza erinnya lyo” (26)

  • 18

    • Yuda alyamu Yesu olukwe (1-9)

    • Peetero akozesa ekitala (10, 11)

    • Yesu atwalibwa ewa Anaasi (12-14)

    • Peetero yeegaana Yesu omulundi ogusooka (15-18)

    • Yesu mu maaso ga Anaasi (19-24)

    • Peetero yeegaana Yesu omulundi ogw’okubiri n’ogw’okusatu (25-27)

    • Yesu mu maaso ga Piraato (28-40)

      • “Obwakabaka bwange si bwa mu nsi muno” (36)

  • 19

    • Yesu akubibwa era asekererwa (1-7)

    • Piraato addamu okubuuza Yesu (8-16a)

    • Yesu akomererwa e Ggologoosa (16b-24)

    • Yesu afuna anaalabirira nnyina (25-27)

    • Okufa kwa Yesu (28-37)

    • Okuziikibwa kwa Yesu (38-42)

  • 20

    • Entaana esangibwa nkalu (1-10)

    • Yesu alabikira Maliyamu Magudaleena (11-18)

    • Yesu alabikira abayigirizwa be (19-23)

    • Tomasi abuusabuusa naye oluvannyuma akkiriza (24-29)

    • Ekigendererwa ky’omuzingo guno (30, 31)

  • 21

    • Yesu alabikira abayigirizwa be (1-14)

    • Peetero akakasa Yesu nti amwagala (15-19)

      • “Liisanga endiga zange” (17)

    • Ekinaatuuka ku muyigirizwa Yesu gw’ayagala ennyo (20-23)

    • Okufundikira (24, 25)