Buuka ogende ku bubaka obulimu

Ebyafaayo ne Bayibuli

Bayibuli ya njawulo ku bitabo ebirala olw’engeri gye yawona okusaanawo, engeri gy’evvuunuddwamu mu nnimi nnyingi, n’engeri gy’esaasaanyiziddwamu. Ate era, waliwo obujulizi bungi obuzuuliddwa obukakasa nti ebigirimu bikwatagana n’ebyafaayo. K’obe ng’oli wa ddiini ki, ojja kukiraba nti Bayibuli ya njawulo ku bitabo ebirala byonna.

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Ensumbi ey’Edda Eriko Erinnya Eriri mu Bayibuli

Ebipapajjo by’ensumbi ey’emyaka 3,000 eyayiikuulwa mu 2012 byewuunyisa nnyo abanoonyereza. Lwaki byabeewuunyisa?