Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa
Oyinza okuba nga wali otulabyeko nga tubuulira. Era oyinza okuba nga wali osomyeko ebitukwatako mu mawulire oba nga wali owulidde abantu abalala nga balina bye batwogerako. Naye ddala omanyi bulungi ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa?
Era laba: Biki Abajulirwa ba Yakuwa bye Bakkiriza?
Frequently Asked Questions
Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Tebakuza Mazaalibwa?
Manya ebintu bina ebikwata ku kukuza amazaalibwa ebiraga nti okukuza amazaalibwa tekisanyusa Katonda.
Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Tebakkiriza Kuteekebwako Musaayi?
Abantu balina endowooza enkyamu ku nsonga lwaki Abajulirwa ba Yakuwa tebateekebwako musaayi. Manya ekituufu ekikwata ku nsonga eno.
Abajulirwa ba Yakuwa Bagoberezi ba Kristo?
Laba ensonga lwaki tuli bagoberezi ba Kristo n’ensonga lwaki twawukana ku madiini amalala agagamba nti gakkiririza mu Kristo.
Free Bible Course
Contact Us
Saba Omuntu Akukyalire
Mukubaganye ebirowoozo ku kibuuzo ekikwata ku Bayibuli oba yiga ebisingawo ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa.
Baawo mu Nkuŋŋaana Zaffe
Manya ebikwata ku nkuŋŋaana zaffe. Noonya ekifo ekikuli okumpi awabeera enkuŋŋaana zaffe.

